- 34 -
Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni

22 - Dhul Qa'dah - 1446 AH
May - 20 - 2025 AD
06:21 am
(Okusinziira ku ssaawa entongole eza [Mecca] mama wa tawuni zonna)

_____________

Ndayira ne (Allah) Mukama w’ensi zonna nti olutalo lwa Gideon Arbat mu Gaza ey’ekyamagero lujja kuwangulwa n'okukkiriza kwa Allah Mukama w’ensi zonna. Owange Benjamin, Netanyahu akyuuma, wanika era oweeyo ebyokulwanyisa byo, kale leka ensi zibeere enjulizi ku ekyo n’ekiragiro kya Mukama w’ensi zonna. Okulamula nnyini kwo ye Allah, era y’asinga mu balamuzi. Ekisuubizo kya Allah ne khalifa we eri ensi, Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni, kyayita dda. Tewali n'omu (ayinza) kukyuusa bigambo bya Allah. Mazima ddala abajaasi ba Allah (Hamas), (ku'bbo) abakulembeze b’Abawalabu n’ebannaabwe abatujju abayudaaya n'abakyaamu mikwaano gya Trump mu nsi zonna abakkiriziganyizza okubasaanyaawo, tebajja kusobola kuwangula (Hamas) abawagizi ba Allah. Mazima abasirikale ba Allah; aba Hamas, bebawanguzi, nebwegakuŋŋaana amagye gonna ag’ensi okubasaanyaawo, tegandisobodde kubawangula, era wamu nabo (bali) ne Allah era (bali) ne khalifa we, era Allah amala ng’Omuyambi. Era nze mmanyi okuva ku Allah mmwe bye mutamanyi, kale obwo bwe buwanguzi okuva ku Allah mu ttaka ely’emukisa elya (Palestine), ate pulaneti Saqar y'esinga okutiisa n’obukaawa. Mazima mujja kumanya nti Allah yali wa mazima mu kusindika Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni, nga asomooza abatayagala'kumanya n’ebyo byebasuubiza ku kukoowoola okutuufu okuva eri Mukama waabwe, oba yye ali mw'abo abaliimba. Mukama wange, lamula n'obwenkanya, era Mukama waffe ye Musaasizi asingayo, Oyo anoonyezebwa (bamusabe) obuyambi okuva kw'ebyo byebamugattako.


Mu linnya lya Allah Omu, afukamiza, Ye atonda oyo gw’ayagala era n’alonda khalifa we ow’ensi yonna, era ali "intanationo", okulonda si kwaabwe. Ekitiibwa kibeere kikye, ayimusiddwa (waggulu) w’ebyo bye bamugattako, ekyo nga kiwedde..
Emyaka abiri mu gumu gye'giyiseewo ku lukowoola lw'obwa Mahdi olw'ensi(yonna), era ngamba nti: «Ya Allah Katonda waffe, ssi nti kissukkuluma amaanyi go, okufuula khalifa wo okuboneka ku nsi (yonna) mu kiro kimu nga (bbo) bakkakkanyizidwa; abo bonna abatayagala'kumanya (arrogant) ku lukoowoola olwamazima okuva eri Mukama waabwe. Ya Allah Katonda waffe,nze njulira nti tebannimbisa, naye abasobya bagaana obubaka bwa Allah, aya (ennyiriri) entangaavu era ezisalawo, Nga ze zi'maama z’Ekitabo».

Nze sa'ayita basiraamu na nsi (zonna) okujjako Nga mbayitila ekyo kyokka ababaka ba Allah bonna okuva mu majiini n’abantu kye baabayitila: Ekigambo eky’obwenkanya mu mawanga (gonna) nti tewali katonda yenna okuggyako Allah, Ye yekka, talina munne ali naye. Kale temukoowoola muntu yenna (wamu) ne Allah, kubanga temwandifunye buddukiro ku lwammwe okuggyako (Nga mudduka gyali) Ye, wadde mu nsi wadde mu nga'tuvudde wano. Ebyembi, n’abasiraamu bennyini tebaddamu eri olukoowoola lwa khalifa wa Allah Al-Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni, era ne bagaana okusuulawo enzikiriza ekwata ku kuwoleleza kwa bannabbi n’abatuukirivu abaayita (nga bawolereza abitonde) mu maaso ga Mukama waabwe ku lunaku abantu lwe banaayimirira mu maaso ga Mukama w’ensi yonna. Emirundi emeka gye nnawakana n’Abasiraamu n’ensi zonna ne aya ezisalawo ezo zi'maama z’Ekitabo, naye bbo ne bakyuuka, n'obutakkaanya, nga balinga abataziwulidde, ne bagamba nti, “Wabula, Mohammad omubaka wa Allah, ye muwolereza waffe ku lunaku lw’okulamula, olunaku abantu lwe bayimirira mu maaso ga Mukama w’Ensi(zonna). " Newankubadde nga Muhammad, Omubaka wa Allah, yabalabula ku kukkiririza mu kuwolereza kw'abaddu ku lunaku abantu lwe banayimirira mu maaso ga Mukama w'ensi(zonna), era newankubadde nga bakkiririza mu Qur'ani ennene, ensonga yaabwe yokka yali nti tebaasobola kwawula wakati wa aya entangaavu era ezenyonnyola, nga ze zi'maama z'Ekitabo mu Qur'ani ennene okuva ku aya ezibuzaabuza, olwo ne bagoberera aya za Quran ezibuzaabuza." nga banoonya okukakasa hadiithi ezijingirire (ezileeta) obujeemu ezikontana ne aya ezisalawo zi'maama z’Ekitabo mu Qur’ani ennene! Kale mutye Allah, mmwe abantu ab’amagezi, oba muli bayivu oba abataasoma. (Mulowooza) Kikkirizika okuba nga mwe temwaasobola kutegeela nsonga mu aya ezenyonnyola eza Quran ennene mu kigambo kya Allah owawaggulu asingayo: [Al-Jinn] 72:18
{فَلَا تَدْعُوا۟ مَعَ ٱللَّهِ أَحَدًا ‎﴿١٨﴾‏} صدق الله العظيم [سُورَةُ الجِنِّ]؟!


Aya eno teyennyonnyola mu makulu gaayo nga ewagirwa okugaana okujjuvu (eyo yonna gy'oli mu bulamu buno oba mu nga'tuvudde wano, tokoowoola muntu yenna (wamu) ne Allah yadde bannabbi wadde abatuukirivu abaayita wadde ekitonde kyonna, oba kiramu oba ekitatambula (ekitali kiramu), tokoowoola muntu yenna ne Allah)? Temumanyi nti mu maaso ga Allah muli nga abasinza ebifaananyi mu kukkiriza kwammwe mu kuwolereza? Era Allah owawaggulu asingayo yagamba: [Younus] 10:18-20
{وَيَعْبُدُونَ مِن دُونِ ٱللَّهِ مَا لَا يَضُرُّهُمْ وَلَا يَنفَعُهُمْ وَيَقُولُونَ هَٰٓؤُلَآءِ شُفَعَٰٓؤُنَا عِندَ ٱللَّهِ ۚ قُلْ أَتُنَبِّـُٔونَ ٱللَّهَ بِمَا لَا يَعْلَمُ فِى ٱلسَّمَٰوَٰتِ وَلَا فِى ٱلْأَرْضِ ۚ سُبْحَٰنَهُۥ وَتَعَٰلَىٰ عَمَّا يُشْرِكُونَ ‎﴿١٨﴾‏ وَمَا كَانَ ٱلنَّاسُ إِلَّآ أُمَّةً وَٰحِدَةً فَٱخْتَلَفُوا۟ ۚ وَلَوْلَا كَلِمَةٌ سَبَقَتْ مِن رَّبِّكَ لَقُضِىَ بَيْنَهُمْ فِيمَا فِيهِ يَخْتَلِفُونَ ‎﴿١٩﴾‏ وَيَقُولُونَ لَوْلَآ أُنزِلَ عَلَيْهِ ءَايَةٌ مِّن رَّبِّهِۦ ۖ فَقُلْ إِنَّمَا ٱلْغَيْبُ لِلَّهِ فَٱنتَظِرُوٓا۟ إِنِّى مَعَكُم مِّنَ ٱلْمُنتَظِرِينَ ‎﴿٢٠﴾‏} صدق الله العظيم [سُورَةُ يُونُسَ].
Abange ekibiina ky’abasiraamu n’abantu bonna okutwaaliza'awamu, mujje nsobole okubategeeze ku ekyo ababaka ba Allah bonna, awamu, kye baakozesanga okulabula abantu bonna, ekyo nga kye kyajja mu kigambo kya Allah owawaggulu asingayo: [Al-An`ãm] 6:51

{وَأَنذِرْ بِهِ ٱلَّذِينَ يَخَافُونَ أَن يُحْشَرُوٓا۟ إِلَىٰ رَبِّهِمْ ۙ لَيْسَ لَهُم مِّن دُونِهِۦ وَلِىٌّ وَلَا شَفِيعٌ لَّعَلَّهُمْ يَتَّقُونَ ‎﴿٥١﴾‏} صدق الله العظيم [سُورَةُ الأَنۡعَامِ]،
Temumanyi ku bigambo ebigaana mubujjuvu? Ekigambo ekyo (laysa) kye kimu ku bigambo ebigaana mubujjuvu ebitaliiko makulu malala, ekya'ddala, amakulu gaakyo ag’ebweru galinga amakulu gaakyo ag’omunda. naye nga Kikkirizika okuba nga endowooza yammwe teyategeera kigambo kya Allah owawaggulu asingayo?: [Al-An`ãm] 6:51
{وَأَنذِرْ بِهِ ٱلَّذِينَ يَخَافُونَ أَن يُحْشَرُوٓا۟ إِلَىٰ رَبِّهِمْ ۙ لَيْسَ لَهُم مِّن دُونِهِۦ وَلِىٌّ وَلَا شَفِيعٌ لَّعَلَّهُمْ يَتَّقُونَ ‎﴿٥١﴾‏} صدق الله العظيم [سُورَةُ الأَنۡعَامِ]؟!

Ekitiibwa kibeere kya Allah Omunene! Singa aya ezisalawo (era) zi'maama z'Ekitabo tewali yali amanyi makulu ga'azo okuggyako Allah n’abo abanyweezeddwa obulungi mu kumanya, n’olwekyo okuwakanya kwandibaddewo okwammwe ku Allah. Ekitiibwa kibeere kya Allah Omunene. (Naye) Okuwakana okwenkomeredde ku'Kwe. Olu'Lwe lwe'lukowoola olw’amazima, Ye yekka, talina munne ali naye mu bulamu bw’ensi oba mu bulamu bwa nga'tuvudde wano. Mu ngeri y’emu, okuva mu Aya ezisalawo zi'maama z'Ekitabo kye kigambo kya Allah owawaggulu asingayo: [Al-Sajdah] 32:4
{ٱللَّهُ ٱلَّذِى خَلَقَ ٱلسَّمَٰوَٰتِ وَٱلْأَرْضَ وَمَا بَيْنَهُمَا فِى سِتَّةِ أَيَّامٍ ثُمَّ ٱسْتَوَىٰ عَلَى ٱلْعَرْشِ ۖ مَا لَكُم مِّن دُونِهِۦ مِن وَلِىٍّ وَلَا شَفِيعٍ ۚ أَفَلَا تَتَذَكَّرُونَ ‎﴿٤﴾‏} صدق الله العظيم [سُورَةُ السَّجۡدَة].
Kale lwaki mutabula enzikiriza yammwe n'obutali bwenkanya bw'okugatta (ku Allah) olw'enzikkiriza mu kuwoleleza kwa bannabbi, (n'abo) abaayita (abatuukirivu), n'abattibwa (olw'eddiini) ku lunaku abantu lwe banaazuukizibwa (badde) eri Mukama w'ensi (zonna)?! Oba mwaagala khalifa wa Allah, Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni, abaleetere amakulu ga Aya z’Ekitabo entangaavu (obulungi) era ezisalawo, nga zino ze zi'maama z'Ekitabo?! Ekitiibwa kibeere kya Allah Omunene, nti aya entangaavu (obulungi) ezo zi'maama z'Ekitabo (nti) zirina okuba n’amakulu agatali ago agazirabikako nga bwe ziri. Ekitiibwa kibeere kya Allah Omunene! Ekya'ddala, aya ezisalawo ezeeyolese (era Nga) zi'maama z'Ekitabo tezikkiriza wadde okunnyonnyolwa oba amakulu kyonna'kyekiri olw’obutangaavu bwazo obuyitiridde. Temutegeera, abange ekibiina ky’abo abeeyita abakkiririza mu Quran enkulu, ate olwo ne bakkiririza mu kuwoleleza kwa bannabbi, abaayita (abatuukirivu), n’abantu abaluungi? Newankubadde, bbo mazima bakimanyi nti aya entangaavu ezisalawo zi'maama z'Ekitabo, nga ze zi'maama z'Ekitabo, zigaana okuwoleleza kwa bannabbi, abaayita (abatuukirivu), ab’amazima, abajulizi ku mazima, n’abaluungi bonna ku lunaku abantu lwe banaazuukila (okudda) eri Mukama w’Ensi (zonna).
Emirundi emeka gye nnabajjukiza, ne mbalabula, era ne mbegenderezesa mu biwandiiko ebinyonnyola ebingi mu bbanga ery’emyaka abiri mu gumu, era mpakana naawe ne Aya entangaavu (obulungi) okuyita mu myaka abiri mu gumu, naye abasiraamu balemerako mukubeera n’abo abatakkiriza Allah ate nga eno bwebagatta abalala (naye) mu njigiriza y’okuwoleleza kwa bannabbi n'abaayita (abatuukirivu). Era Allah owawaggulu asingayo yagamba nti: [Yousuf] 12:106-108
{وَمَا يُؤْمِنُ أَكْثَرُهُم بِاللَّهِ إِلَّا وَهُم مُّشْرِكُونَ ‎﴿١٠٦﴾ أَفَأَمِنُوٓا۟ أَن تَأْتِيَهُمْ غَٰشِيَةٌ مِّنْ عَذَابِ ٱللَّهِ أَوْ تَأْتِيَهُمُ ٱلسَّاعَةُ بَغْتَةً وَهُمْ لَا يَشْعُرُونَ ‎﴿١٠٧﴾‏ قُلْ هَٰذِهِۦ سَبِيلِىٓ أَدْعُوٓا۟ إِلَى ٱللَّهِ ۚ عَلَىٰ بَصِيرَةٍ أَنَا۠ وَمَنِ ٱتَّبَعَنِى ۖ وَسُبْحَٰنَ ٱللَّهِ وَمَآ أَنَا۠ مِنَ ٱلْمُشْرِكِينَ ‎﴿١٠٨﴾} صدق الله العظيم [سُورَةُ يُوسُفَ].

Oba mutegeera lulimi lwa kibonerezo lwokka?! Awo mubeere basanyufu n’olufulumya lw'ebbugumu (okuva) mu maama wammwe pulaneti Saqar, eggeyeena egenda okubatuukako; egenda okwekwaata buli yenna eyakyuusa omugongo gwe nakyuuka na'aviira (amazima). Nsaba Allah ajikkirize okussa, okunyiiga, n’okufulumya. Temwandisobodde era temurisaanga eri mmwe nga ogyeeko Allah mukuumi oba omuwagizi. Era mumanye n’obukakafu nti pulaneti Saqar kabonero okuva eri Allah okufuula khalifa we (alindilirwa Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni) okussukkuluma.

Era ndayira ne Allah Omunene, oyo awa obulamu amagumba nga gavunze, Mukama w’eggulu, ensi n’ebyo ebiri wakati waabyo. Ne Mukama wa nnamulondo ey’amaanyi, nti nze Imaamu Mahdi, khalifa wa Allah ku nsi (yonna), (Nasser Mohammad Omu'Yemeni). Sili mu bwetaavu bwa basiraamu na nsi nti mbalayilira oluvannyuma lw’okubakakasa n'oluwakanya nabo bonna okutwaaliza'awamu n’obuyinza bw’okumanya (okuva) mu Quran enkulu. Ate eri abo abakola effuga'bbi ku nsi abo abatayina kaa'buntubulamu, nga abanywaanyi b'obuli bw’enguzi obukyaasinze mu byafaayo by’abantu (Trump ne Benjamin), n’emikwano gyabwe mu nsi, bbo bebalabe b’obubonero bw'ekisa ky'obuntu, bonna okutwaaliza'awamu. Kibamala ekigambo kya Allah owawaggulu asingayo: [Al-Anbyãa ́] 21:37-44
{خُلِقَ ٱلْإِنسَٰنُ مِنْ عَجَلٍ ۚ سَأُو۟رِيكُمْ ءَايَٰتِى فَلَا تَسْتَعْجِلُونِ ‎﴿٣٧﴾‏ وَيَقُولُونَ مَتَىٰ هَٰذَا ٱلْوَعْدُ إِن كُنتُمْ صَٰدِقِينَ ‎﴿٣٨﴾‏ لَوْ يَعْلَمُ ٱلَّذِينَ كَفَرُوا۟ حِينَ لَا يَكُفُّونَ عَن وُجُوهِهِمُ ٱلنَّارَ وَلَا عَن ظُهُورِهِمْ وَلَا هُمْ يُنصَرُونَ ‎﴿٣٩﴾‏ بَلْ تَأْتِيهِم بَغْتَةً فَتَبْهَتُهُمْ فَلَا يَسْتَطِيعُونَ رَدَّهَا وَلَا هُمْ يُنظَرُونَ ‎﴿٤٠﴾‏ وَلَقَدِ ٱسْتُهْزِئَ بِرُسُلٍ مِّن قَبْلِكَ فَحَاقَ بِٱلَّذِينَ سَخِرُوا۟ مِنْهُم مَّا كَانُوا۟ بِهِۦ يَسْتَهْزِءُونَ ‎﴿٤١﴾‏ قُلْ مَن يَكْلَؤُكُم بِٱلَّيْلِ وَٱلنَّهَارِ مِنَ ٱلرَّحْمَٰنِ ۗ بَلْ هُمْ عَن ذِكْرِ رَبِّهِم مُّعْرِضُونَ ‎﴿٤٢﴾‏ أَمْ لَهُمْ ءَالِهَةٌ تَمْنَعُهُم مِّن دُونِنَا ۚ لَا يَسْتَطِيعُونَ نَصْرَ أَنفُسِهِمْ وَلَا هُم مِّنَّا يُصْحَبُونَ ‎﴿٤٣﴾‏ بَلْ مَتَّعْنَا هَٰٓؤُلَآءِ وَءَابَآءَهُمْ حَتَّىٰ طَالَ عَلَيْهِمُ ٱلْعُمُرُ ۗ أَفَلَا يَرَوْنَ أَنَّا نَأْتِى ٱلْأَرْضَ نَنقُصُهَا مِنْ أَطْرَافِهَآ ۚ أَفَهُمُ ٱلْغَٰلِبُونَ ‎﴿٤٤﴾‏} صدق الله العظيم [سُورَةُ الأَنبِيَاءِ].


Okujjako oyo eyeenenya, n'akkiriza, n'alongoosa, era n’adda eri Allah n’okwenenya okujjuvu nga pulaneti Saqar ey'ekibonerezo tennatuuka. Siyinza kukweka kisuubizo kya Allah mu Kitabo kye ekisalawo, Quran enkulu mu kigambo kya Allah owawaggulu asingayo: [Al-Zumar] 39:53-56
{۞ قُلْ يَٰعِبَادِىَ ٱلَّذِينَ أَسْرَفُوا۟ عَلَىٰٓ أَنفُسِهِمْ لَا تَقْنَطُوا۟ مِن رَّحْمَةِ ٱللَّهِ ۚ إِنَّ ٱللَّهَ يَغْفِرُ ٱلذُّنُوبَ جَمِيعًا ۚ إِنَّهُۥ هُوَ ٱلْغَفُورُ ٱلرَّحِيمُ ‎﴿٥٣﴾‏ وَأَنِيبُوٓا۟ إِلَىٰ رَبِّكُمْ وَأَسْلِمُوا۟ لَهُۥ مِن قَبْلِ أَن يَأْتِيَكُمُ ٱلْعَذَابُ ثُمَّ لَا تُنصَرُونَ ‎﴿٥٤﴾‏ وَٱتَّبِعُوٓا۟ أَحْسَنَ مَآ أُنزِلَ إِلَيْكُم مِّن رَّبِّكُم مِّن قَبْلِ أَن يَأْتِيَكُمُ ٱلْعَذَابُ بَغْتَةً وَأَنتُمْ لَا تَشْعُرُونَ ‎﴿٥٥﴾‏ أَن تَقُولَ نَفْسٌ يَٰحَسْرَتَىٰ عَلَىٰ مَا فَرَّطتُ فِى جَنۢبِ ٱللَّهِ وَإِن كُنتُ لَمِنَ ٱلسَّٰخِرِينَ ‎﴿٥٦﴾‏} صدق الله العظيم [سُورَةُ الزُّمَرِ].

Ya Allah waffe, nze ntuusizza obubaka. Ya Allah waffe, (beera) mujulizi, mbeere nga siyina kunenyezebwa mu maaso go Mukama wange, (na'bbo) basobole okwekuuma okuva eri obubi.
Kale bwe bakyuka, olwo nze ngamba nti: «Mukama wange, lamula n'amazima. Era Mukama waffe ye ow'ekisa kyonna, Obuyambi bwe bunoonyezebwa (owawaggulu) ku ebyo bye bagatta (ku Ye).»
..Emirembe gibeere ku babaka, n'amattendo gabeere ga Allah Mukama w'ensi zonna
Khalifa wa Allah ku nsi (yonna); Imaamu Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni.
__________________

https://www.mahdialumma.net/showthread.php?p=477470